A Pass Ayimbidde Bebe Cool Oluyimba Kulika Eccupa HAHAHA TOMUSUBWA

Buganda Music Entertainment

ONze amanyi emyaka gya Bebe Cool Emituufu, Nze Nasooka Okutwala Bobi Wine Mu Angenoir. Watch Bebe cool and #Apass's interview on Spark tv here Stay updated! 🔔 Subscribe Now For more Gossip Click here - #Kaweesi #AndrewFelixKaweesi #Uganda #UgandaPolice #Police #TrendingUganda #Trending #ChristineMbabazi #Bobiwine! #SaveUgMusic #SaveUgandaMusic, #Wolokoso, #Gossip, #UgandanGossip, #Olugambo. OMUVUBUKA eyeeyise muganda w’omugagga Bryan White n'amulumiriza obutayamba maama waabwe bamukutte n’alajaana “munsonyiwe siri muganda we mbadde munoonya ampe ku buyambi nga bwemulaba agabira abalala” Michael Kirabira akwatiddwa poliisi oluvannyuma lw’okwekubya mu lupapula lw’amawuulire olumu nga agamba nti muto wa Bryan White era amwewuunya okulaba nga amansa ssente n'atafaayo kuyamba nnyabwe apooca n’ekirwadde kya ssukaali mu kyalo e Mityana ate nga yatunda ebibye okulaba nga Bryan agenda ebweru gye yafuna ssente. Amawulire gano gatabudde Bryan White obwedda akutte ekifaananyi kya maama we omugenzi Gladys Nasaazi gw’agamba nti yafa mu 1997 ne bamuziika Kimanya e Busunju era nti Jane Nabaweesi, Kirabira gw’ayogera yeetamumanyi. Oluvannyuma lwa Bryan White okwekengera Kirabira okubeera n’ekigendererwa ky’okumwonoonera erinnya yeekubidde enduulu ku poliisi abakoze okunoonyereza ne bamukwata ne bamutwala ku poliisi y’e Katwe. Mu kulaajana, Kirabira agambye nti abantu ababadde bamufaananya Bryan White nga n’olumu bamuyita Bryan White n’okumusaba ssente be bamukozesa ensobi eno. “Ekituufu siri muganda wa Bryan White bamuzaala Mityana nze banzaala Butambala bazadde bange be bagenzi Badiru Kigozi ne Jane Nabaweesi lwakuba nti Bryan White twakulira ku kitundu kye kimu ku Saalama Road. Obuzibu nti okuva lwe yafuna ssente abadde tatuukikako kwe kupanga nga mpita mu mawulire ndabe engeri gye nnyiza okumutuukako ampe ku ssente. ” Wadde Kirabira yagezezzaako okulaajana n'atuuka n’okufuukamira nga ayagala bamusonyiwe, Bryan White yagaanye nga agamba nti ayagala poliisi enoonyereze kubanga omuvubuka ono yandiba nga alina abantu abaamutumye okumwonoonera erinnya. Yagasseeko nti abavubuka nga bano abatayagala kukola ne balowooleza mu kufeera abantu be bavumaganya ne gavumenti ya pulezidenti Museveni. “Bino byembadde mbagamba nti mu Uganda tukyalinamu abantu ab’emitima emibi ng’ono omuvubuka. simumanyi kyokka ye aneesibyeko a nyonoonera erinya era bano Gen. Salim Saleh be yabadde ayogerako bwe nnamusisinkanye nti ne bwe nayamba abantu nga mbawa ssente tebagenda kusiima era ngenda kutwala amagezi ge ag’okukulaakulaanya abantu nga mpita mu by’obulimi” Ye RPC wa Kampala South Hajji Siraje Bakaleke akakasizza okukwatibwa kwa Kirumira ategeezezza nti bagenda okunoonyereza bazuule ekigendererwa kye.

It is a truly special episode of Salon Talk as Judithiana welcomes two of Ugandan's megastars, Anita Fabiola & A Pass, to talk relationships, failed relationships & everything in-between. Twali bamikwano nnyo ne Bebe cool. Buli muntu asasaanya kusinzira kunfunaye! Natunda mama miya wabula safaayo olw'okuba bali batunda mu bantu e Uganda. For more news visit: Follow us on Twitter Like our Facebook page: Omuntu w'abantu: 09. 07. 2017 Kampala Presenter: Ssanyu Robinah Mweruka.

2018.09.03T17:22:24
44
48 348 Imetazamwa mara