OMUSIBE BAMUSSE: Babadde batoloka, 3 babakutte

Akawungeezi

Ekitongole ky’amakkomera kikaasiza nga bwewaliwo omusibe eyakubiddwa amasasi oluvanyuma n’afa mu distulikito ye Kabalore. Kino kyaddiridde abasibne bano okwagala okudduka nga bava ku kkooti olunaku lwegulo. Eyatiddwa ye Philbert Ochola, sso nga abalala baakwatiddwa For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Abantu abasoba mu 2000 abagobwa ku ttaka mu disitulikiti ye Gomba baloopye abanene mu poliisi okuli nakulira ebikwekweto Asuman Mugenyi, ne Asan Kasingye nga babalanga kuduumiramu ababagoba ku ttaka. Babadde mu kakiiko k’omulamuzi Catherine Bamugemereire. Wabula Kasingye agamba nti bukya azaalibwa tatuukangako Gomba, sso nga Asuman Mugenyi agamba bwebanamuyita wakwewozaako For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

Omusuubuzi we wa Kisekka atiddwa mu bukambwe bwabadde ava okukola nga ayingira ekikomera kye e Wakiso mu kiro ekikeeseza olunaku olwaleero. Atiddwa ye Christopher Kawuki omusuubuzi nga kigambibwa abadde yeggulira okuyingira amaka ge nazindukirizibwa abazigu abamutemudde For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Minisita W'obutebenkenvu Gen Elly Tumwine agamba nti amaggye okuyibwa ku nguudo kibadde kyetagisa okutangira ababadde bagala okutabangula ekibuga. Tumwine era awagidde neky'abasirikale okukalakala nemiggo. For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

Emasaka ebyokwerinda nayo bibadde bonywevu era abavubuka ababadde bambadde enkofiira emmyufu eziriko People Power bakwatiddwa. Ayogerera poliisi mu kitundu kino Lamecka Kigozi agamba nti babadde baziyinza bibadde biyinza okuddilira For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Omubaka wa Kyadonddo East Robert Kyagulanyi amanyidwa nnyo nga Bobi Wine okomyewo olwaleero okuva mu America gyeyagenda okujjanjabibwa. Ono ategeeza nga bwatagenda kusazaamu nteketeekaze ez’ebyobufuzi, wadde nga waliwo okutiisibwatiisibwa. For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

abantu b’e Magere, nga eno Bobi Wine gyasula, bakedde mu kwejaga nga balinda omubaka waabwe. Katulabe bwebibadde For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Okutuuka Entebbe olwaleero kubadde kwakaweereege nga ddya lyabukulu. Kino kiddiridde Loodi bulooka eziteereddwa ku luguudo luno era obwedda mmootoka zisooka kwaazibwa. Bbo bannabyabufuzi abamu omubadde loodi meeya wa Kampala tebakiriziddwa kuva waka, sso nga bannamawulire n’ababaka nga Allan ssewanyana bakwatiddwa kyoka oluvanyuma nebateebwa For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

Tosobola kwogera ku Bobi Wine notayogera ku kitundu kye Kamwokya, okumpi ne Kampala. Olwokuba nga kyansonga nnyo gyali oba olyawo yensonga lwaki ebyokwerinda mu kifo kino bibadde binywevu nnyo. For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

2018.09.20T16:36:27
1
2 499 Imetazamwa mara