ARUA: Okubala obululu kutandise

Akawungeezi

Amyuka ssaabawandiisi w’ekibiina kya NRM Richard Todwong awonye okugajambulwa abatuuze mu Arua, nga bagamba nti abadde netekateeka ey’okubba obululu, nti era abajjiddeyo nemmundu. Wabula Todwong bino abyegaanye nga agamba nti bamusibako byabutaliimu For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Omubaka wa Kyadondo East Robert Kyagulanyi amanyiddwa nga Bobi Wine, asiimbiddwa mu kkooti y’amagye e Gulu naggulwako emisango gyokusangibwa nebyokulwanyisa nga ate simusirikale. Bobi Wine asindikiddwa ku alimanda mu kkomera e Makindye okutuusa nga 23 omwezi guno. For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

Subscribe to Our Channel For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Omuwala Shamsa Nanyonga eyasibye omutima olunaku lwa jjo nayita ku bakuumi ba Pulezidenti Museveni, asobole okumusisinkana, agamba yabadde yetamiddwa oluvanyuma lw; okuwandiika ebbaluwa eziwera ng'asaba obuyambi, naye nga tafuna kuddibwamu. Omuwala ono nga ava mu disitulikiti y'e Kayunga agamba nti Kitaawe y'omu ku abo abawagira ennyo olutalo lw'ekiyeekera mu gy'ekinaana n'okuttibwa nattiibwa, ebintu byabwe nebikozesebwa naye nga tebayambiddwa n'okutuusa kati. Ebiwundu ebirabikidde ku mutimbagano nga byoleka embeera omubaka wa munisipaali ye Mityana Francis Zaake gyalimu bitabudde ababaka ba palamenti, nekiwaliriza ne palamenti okuyimiriuramu. Yo gavumenti etegeezezza nga Bobi Wine naye bwatwaliddwa mu ddwaliro e Gulu nga embeera ye mbi. Gavumenti egamba nti ono yasangiddwa nemmundu era nga wakulabikako mu kkooti y’amagye For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

Munna kibiina ki FDC dokita Kizza Besigye avumiridde eryaanyi eryakozeseddwa saako okutulugunyizibwa abakuuma ddembe kwebatusizza ku bannabyabufuzi mu kulonda kwa Arua. Ono era avumiridde n’abakuuma ddembe okusibira bannabyabufuzi mu nkambi z’amagye nga kwotadde n’okubawozesa mu kkooti y’amagye gyagamba nti emenya matteeka For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page. Omuzungu acoomedde mukaziwe okumubba. The Former FDC Presidential Candidate Dr. Kiiza Besigye has today campaigned for FDC's Bruce Musema while Kyadondo East MP Robert Kyagulanyi campaigned for independent candidate Kasiano Wadri both of whom are candidates in the Arua Municipality by-election. Meanwhile, President Yoweri Museveni, who is also the NRM national chairman, will tomorrow campaign for NRM's Nusura Tiperu Subscribe to Our Channel For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

Bannmateeka ba Rwakafuzi and Co. Advocates olwaleero bawaddeyo okwemulugunya kwabwe eri akakiiko akavunaanyizibwa ku ddembe ly’obuntu mu ggwanga nga baagala kateeke gavumenti ku nninga ennyonnyole ku by’okukwata abantu abaali mu by’okulonda mu Arua mu ngeri gye bagamba nti emenya mateeka. Bano era bagamba nti bakitegeddeko nga abaakwatibwa baatulugunyizibwa nga n’abamu ku bo tebamanyiddwa gye bali. For more news visit Follow us on Twitter Like our Facebook page.

2018.08.15
7
10 231 Imetazamwa mara